Note: forwarded message attached.


Do you Yahoo!?
Win 1 of 4,000 free domain names from Yahoo! Enter now.
--- Begin Message ---
Kabaka goes to State House

 

By Felix Osike

PRESIDENT Yoweri Museveni has held private talks with Kabaka Ronald Mutebi over Buganda’s demands for federo.

Sources said the meeting took place at the State House, Nakasero, on Tuesday night.
“They had a one-on-one meeting from 8:00pm which lasted several hours,” said the source.

Details of the meeting were unavailable by press time. No date has been fixed for the next round of talks between Mengo officials and the Government to finalise the federal issue before the White Paper on the political transition is sent to Parliament for consideration.

Mengo officials and the Government have in the previous talks disagreed over a proposal to have two nkiiko (councils), a cultural one headed by the Kabaka and the other composed of elected representatives from the districts forming a regional tier government.

Mengo is advocating only one unelected lukiiko headed by the Kabaka, as has been the case since the kingdom was founded.
It is the first time Museveni meets Mutebi over Buganda’s demands for federalism since the saga broke out.

The kingdom’s Prime Minister Joseph Ssemwogerere has in the previous talks led the Buganda delegation. Museveni had said he wanted to meet the Kabaka but the latter said the Katikkiro would handle the matter.

Buganda Anglican bishops, clan heads, the Mengo cabinet and sazza (county) chiefs have advised Mengo negotiators to pull out of the talks, accusing the Government of refusing to grant Buganda a federal status.

The Cabinet says the regional tier is a significant basis of reaching a federation.

Under the regional tier arrangement the 12 districts of Buganda will be deemed to have agreed to form a regional government. Mengo also wants Kampala district, the seat of the central government, to be listed in the Constitution as a district of Buganda.

The Constitutional Review Commission, which gathered views nationwide, recommended that two or more districts should be free to form a regional government.

The regional government should be based on the assembly and should have exclusive jurisdiction over matters specified in the Constitution.

The CRC recommended that Kampala become a district of Buganda.

However, no special benefits or obligations should arise by virtue of this, it said.

Buganda is also demanding the 9,000sq miles of land scattered over various districts.

The CRC report said only 30% of Ugandans supported federo and the majority of submissions called for decentralisation to be strengthened.

Published on: Thursday, 2nd September, 2004

Baganda activists rap Museveni over federo

TOUGH: Musisi talks to the press as a nun listens

By Mariam Nalunkuuma
THE bazukulu ba Buganda, a group of Baganda activists, have accused President Yoweri Museveni of fronting Dr. Sulaiman Kiggundu, Sam Njuba, Col. Kizza Besigye and David Tinyefunza to disorganise the Baganda.
The activists said the Mengo negotiating team led by Katikkiro Joseph Ssemwogerere were Museveni’s collaborators and that the talks would not yield any benefit for the Baganda.
Addressing journalists at Bulange, Mengo, the group’s publicity secretary, Ddungu Musisi, said Museveni was using Njuba and Kiggundu as a bait to win Baganda’s sympathy as he used the late Yusuf Lule to win the Baganda in the 1980s.
Musisi read from a four-page letter copied to the Kabaka, the speaker of parliament, diplomats, religious and clan leaders. The letter was not copied to the Katikkiro because they had “lost trust and confidence in him and his negotiating team.”
Kiggundu is a former governor of the Bank of Uganda. Njuba is a co-chairpers on of the Forum for Democratic Change.
“All Mengo officials are Museveni’s collaborators and they are paid for it. That is why they accepted the Government proposal that the 9,000sq miles be managed by district land boards and that instead of federo, Buganda gets a regional tier with two councils,” the bazukulu said.
They said Museveni and the Mengo team did not have power and authority to take decisions and discuss issues concerning Buganda Kingdom.
“Who did the Katikkiro and his team consult? Has the team explained all this to the grassroots people? We shall continue to enlighten the Baganda so that we prevent future blood spilling. The killings in the north can befall Buganda anytime because of fellow Baganda,” Musisi said.
However, Buganda’s attorney general John Katende rubbished the claims, saying they have always opposed all initiatives in the kingdom.
Ends

Published on: Thursday, 2nd September, 2004

News briefs

Lukiiko to hold meeting
KAMPALA — Lukiiko speaker Haji Muhabab Ssemakalu has called an extraordinary meeting tomorrow at Bulange, Mengo. He said yesterday the meeting is to explain to members how far the negotiations between Mengo and the central government had gone. The meeting follows two separate ones on Tuesday between the Mengo negotiating team and Anglican bishops from Buganda.

==

Bukedde:

Teri ajja kubagoba

Nkugwa (ku ddyo) ng’afukaamiridde abatuuze b’e Kiboga.

Bya Victo Nalubowa

SSENTEBE wa disitulikiti ye Kiboga Mw. Siraje Nkugwa yawuniikirizza abatuuze bwe yafukamidde n’abasaba okumusonyiwa olw’ebitagenze bulungi n’agumya n’abatali Baganda nti tebajja kugobwa mu bitundu mwe bali singa Bugabda efuna Federo.

Bino byabaddewo wiiki ewedde mu Ggombolola y’e Ntunda mu disitulikiti y’e Kiboga ku mukolo gw’okutongoza kaweefube w’okutongoza okulongoosa enguudo mu disitulikiti ye Kiboga nga waakumalawo obukadde 97.

Baakukolaganira wamu n’ekitongole kya BUKADEF nga kiyita mu ACDI/VOCA.


“Waliwo engambo ezitandise nti abaganda bwe tunaaweebwa Federo olwo ng’abatali Baganda bonna tubagoba ku ttaka lyabwe. Ekyo si kituufu,’’ RDC Muky. Margaret Kasaija naye yabaddewo.

Published on: Thursday, 2nd September, 2004

Ebya Federo byawedde - Minisita

Bya Ahmed Mukiibi

EKIWANDIIKO kya Gavumenti omuli ebirowoozo by'etwala mu Palamenti okussa mu Konsitityusoni kitandise okukubwa mu kyapa oluvannyuma lw'ebirowoozo ku federo n'ebintu bya Buganda ebibadde bikisibye okuyingizibwamu.

"We twogerera ekyapa kya gavumenti e Ntebe kiri mu kufulumya kiwandiiko kino ekya White Paper essaawa yonna kyanjulwa mu Palamenti....", Minisita owebyamawulire James Nsaba Buturo bwe yategeezezza.

Yagambye nti ebyakkaanyiziddwako mu nteeseganya za Gavumenti n'e Mmengo byassiddwa mu kiwandiiko kino wabula n'agamba nti ensonga ey'enkiiko ekyagulumbya enjuyi zombi bo (gavumenti) basazeewo okugenda n'enkiiko ebbiri mu kifo ky'olukiiko olumu, ab'e Mmengo lwe baakalambiddeko.

Kyokka yagambye nti wadde mu kiwandiiko bataddemu enkiiko bbiri, Palamenti y'ejja okusalawo eky’enkomerero ku nsonga ezo.

Published on: Thursday, 2nd September, 2004

Tewali gwe bajja kugoba

NZIKIRIZA mpe endowooza yange ku kya Kampala okudda mu Buganda. Mazima okutya nga abamu balowooza nti Kampala okubeera mu Buganda, abantu ba Buganda (si Baganda bokka) bajja kugoba wano bannansi abatali Baganda, eyo endowooza nnema nnyo.

Abatali Baganda nga tebagobwanga Mpigi, Masaka, Mubende n’awalala! Buli Munnayuganda wa ddembe okusenga w’ayagala kasita abeera muntumulamu.

Waliwo n’Abaganda abali mu bitundu ebirala ebya Uganda nga nabo gyebali teri abakuba ku mukono, bakakkalabya gyabwe era bagaggawaliddeyo. Ba Basajjabalaba, Wavamunno n’abalala baakulira mu Ankole era balinayo ebyobugagga byabwe.

Kampala okumuggya mu Buganda kitegeeza nti ekitebe kya Buganda kiri bweru waayo! White House eyinza okubeera ebweru wa Amerika?

Henry F. Mulindwa,
Depar tment of Higher Education,
Makerere University

Published on: Thursday, 2nd September, 2004

Enkwe bwe bulwadde

FFE twabagamba dda nti ekizibu kya Buganda oba Mmengo si kulwanirira federo. Obulwadde obuli wano mu Buganda kwe kukweka abantu abajjudde enkwe ezirimu obutemu, obubbi n’obukumpanya.

Wano we tusabira Bukedde otutuusize okuwabula kuno eri Ssabasajja Kabaka, Katikkiro n’abakungu b’e Mmengo beetegereze ensonga ezo na zino:
Abaganda bangi tebaagala kubuulirwa kituufu. Baagala kulimbibwa na lugambo nga bw’asanga munne agamba nti “Mutulimba ki eyo?” Ebyo bye bisibye Buganda emabega so si federo
Okuyita obukunya nga mwolesa ebyandibadde ebyama by’abakazi nakyo kikoze kinene mu kukyusa embeera y’abantu ba Buganda.

Edward Kivumbi,
M. K. Muwanga,
Lugazi - Kawolo, Mukono.

Published on: Thursday, 2nd September, 2004

Olulimi lw’abawakanya ekisanja si lulungi

NTUUSIZA ekirowoozo kyange kino eri abasomi ba Bukedde naddala abawakanya ekisanja. Njagala okwogera ku lulimi olutali lulungi lwe bakozesa ku mukulembeze w’eggwanga.

Basussizza okukozesa ekigambo “Pulezidenti agende, tumukooye, atuviire, atutamye” n’ebirala, ebigambo ebyo si birungi.
Yadde bamukyaye waakiri bandikozesezza ebigambo ebimwebaza engeri gy’afuzeemu eggwanga ey’emirembe n’obukkakkamu.

Bamugamba agende wa, be baamuleeta oba si Munnayuganda? Bandibadde bamusaba so si kumulagira.

Mutuyambe muleme kukozesa bigambo binene nnyo ndaba bikanga n’omufuzi mu ngeri nnyingi era kimuleetera okulowooza nti singa ava mu ntebe bajja kumuliisa akakanja oba okuzza eggwanga mu mivuyo. Nsaba bakyuse mu lulimi lwe bakozesa n’enneeyisa etesaana.

Omusomi wa Bukedde,
Stockholm, Sweden,
(asabye amannya galekebwe).

Published on: Thursday, 2nd September, 2004


--- End Message ---
_______________________________________________
Ugandanet mailing list
[EMAIL PROTECTED]
http://kym.net/mailman/listinfo/ugandanet
% UGANDANET is generously hosted by INFOCOM http://www.infocom.co.ug/

Reply via email to