Nope

 

Baganda were created stupid !!!!!!!  You can’t change that.

 

EM
On the 49th

 

 

           Thé Mulindwas Communication Group
"With Yoweri Museveni and Dr. Kiiza Besigye Uganda is in anarchy"
           Kuungana Mulindwa Mawasiliano Kikundi
"Pamoja na Yoweri Museveni na Dk. Kiiza Besigye Uganda ni katika machafuko"

 

From: ugandans-at-he...@googlegroups.com
[mailto:ugandans-at-he...@googlegroups.com] On Behalf Of johnfred kawere
Sent: Monday, August 05, 2013 4:53 PM
To: ugandans-at-he...@googlegroups.com
Subject: RE: {UAH} Some of Ebyaffe Properties Returned To Buganda

 

Stop being used, enough is enough. We had enough during 80z when Museven
used Kiseka, Proff Lule, Our king Omutanda,Kayira and many others to get his
own goals. I think that gave a lesson to many of u

  _____  

Date: Mon, 5 Aug 2013 20:37:37 +0100
Subject: {UAH} Some of Ebyaffe Properties Returned To Buganda
From: frank.mujab...@gmail.com
To: ugandans-at-he...@googlegroups.com

Buganda

Ebimu ku Byaffe Museveni by’azizza

Kampala | Aug 05, 2013

 
<http://www.bukedde.co.ug/bukedde_cms/gall_content/2013/8/2013_8$largeimg205
_Aug_2013_085943607.jpg> 

Embuga ya Kayima e Mawokota

*        
*        <http://www.facebook.com/sharer.php> Share 
*        
*        
*         <http://www.bukedde.co.ug/images/print1.png> 
*
<http://www.bukedde.co.ug/news/73351-ebimu-ku-byaffe-museveni-by-azizza.html
> mail
*        <http://www.addthis.com/bookmark.php> img




 
 
 
Bya MUSASI WAFFE 

MU 1993: Yayongera amaanyi mu mirimu egikolebwa abakozi b’Obwakabaka bwa
Buganda. Yayongera amaanyi mu kibiina kya Ssuubi lya Buganda. 

MU 1994: Yazzaawo Bulungibwansi, yatandikawo ekitongole kya BUCADEF era
yalonda Joseph Mulwannyammuli Ssemwogerere okubeera Katikkiro. 

MU 1995: Yasisinkana Paapa John Paul II e Roma, yalambula amasaza Kyaggwe,
Bulemeezi, Buddu era n’alangirira nti agenda kuyingiza abavubuka, abakyala
n’abayivu mu Lukiiko. 

 
<http://www.bukedde.co.ug/bukedde_cms/newsimages/image/August%20piks/mbugab1
.jpg> 

Embuga ya Mugerere e Bugerere

MU 1996: Yasisinkana abavubuka abava e Busujju n’abawa amagezi okuva mu
bibuga okudda mu byalo balime n’okulunda. Yatalaaga Obuganda n’akunga abantu
okugemesa abaana baabwe. 


MU 1998: Yazzaawo abaami b’amasaza, ab’amagombolola n’abatongole. 

MU 1999: Yawasa Nabagereka mu Lutikko e Namirembe.

MU 2001: Yazaala Sarah Katrina Mirembe Ssangalyambogo Nachwa. 

MU 2005: Yalonda Dan Muliika okubeera Katikkiro.

 
<http://www.bukedde.co.ug/bukedde_cms/newsimages/image/August%20piks/mbugab2
.jpg> 

Ebyaffe mu Busujju ewa Kasujju bituddiziddwa

MU 2007: Yalonda J.B Walusimbi okubeera Katikkiro. Yatandika yunivasite ya
Muteesa I Royal, kyokka ng’abayizi abaagisookamu baayingira mu 2011. 

MU 2008: Yayongera amaanyi mu byobulamu naddala okugema abaana. 

MU 2009: Yazimbira Nabakooza eyakweka kitaawe Ssekabaka Muteesa 11. Yassaawo
ensawo ya Kabaka ey’ebyenjigiriza. 


 
<http://www.bukedde.co.ug/bukedde_cms/newsimages/image/August%20piks/mbugab3
.jpg> 

Mawogola ewa Muteesa nayo biteredde

MU 2011: Ayongedde amaanyi mu byobulimi ng’essira aritadde ku nnima
ey’omulembe bwe yatongoza abalimi abagundiivu mu bitundu abalina okusomesa
abantu be ennima ey’omulembe. Omulangira Richard Ssemakookiro azaalibwa. 

MU 2012: Yatongoza eng’oma Obugandabumu bwe yali aggulawo Olukiiko.
Yakubiriza Bannaluweero okujjumbira okulima kubanga buli gye yayitanga
ng’alaba nsiko bwe yali akyaddeyo. 

MU 2013: Kabaka alonda Charles Peter Mayiga ku Bwakatikkiro. Akubirizza
abavubuka naddala abasoma okweggyamu emize gy’okwekalakaasa.

 
<http://www.bukedde.co.ug/bukedde_cms/newsimages/image/August%20piks/mbugab4
.jpg> 

Amaka ga Luweekula e Buweekula

Ebiddizziddwa Buganda 

1 Embuga z’amasaza n’amagombolola 

2 Ettaka ly’Obwakabaka lyonna mu bibuga n’obubuga. 

3 Poloti esangibwa ku kibanja nnamba 52 ku Kampala Road. 

4.Ennyumba ya Buganda eyitibwa Muteesa e London mu Bungereza. 

5.Okuzza obuggya liizi z’ettaka ezaali zaggwaako. 

 
<http://www.bukedde.co.ug/bukedde_cms/newsimages/image/August%20piks/mbugab5
.jpg> 

Kaggo e Kyaddondo afunye w’alamulira

6.Okusasula obuwumbi 20 Mmengo z’ebanja gavumenti 

7.Kabaka okwetaaya mu Buganda ne Uganda yonna awatali amukuba ku mukono. 

8.Ebizimbe gavumenti by’ebadde epangisa yaakugenda mu maaso n’okubipangisa. 

9.Abanyala n’Abaluuli bajja kusigala nga batudde ntende mu bitundu byabwe 
10.Mmengo tejja kwogereranga gavumenti ya wakati mafuukuule.

 
<http://www.bukedde.co.ug/bukedde_cms/newsimages/image/August%20piks/mbugab6
.jpg> 

Embuga Kkweba e Ssese nayo etuli mu ttaano

 
<http://www.bukedde.co.ug/bukedde_cms/newsimages/image/August%20piks/mbugab7
.jpg> 

Ebyaffe mu Busiro ewa Ssebwana.

 
<http://www.bukedde.co.ug/bukedde_cms/newsimages/image/August%20piks/mbuga.j
pg> 

Akatale k’e Wandegeya akali mu kudaabirizibwa KCCA kati ka Buganda1

  _____  

No virus found in this message.
Checked by AVG - www.avg.com
Version: 2012.0.2242 / Virus Database: 3209/6052 - Release Date: 08/05/13

_______________________________________________
Ugandanet mailing list
Ugandanet@kym.net
http://kym.net/mailman/listinfo/ugandanet

UGANDANET is generously hosted by INFOCOM http://www.infocom.co.ug/

All Archives can be found at http://www.mail-archive.com/ugandanet@kym.net/

The above comments and data are owned by whoever posted them (including 
attachments if any). The List's Host is not responsible for them in any way.
---------------------------------------

Reply via email to